
About this song
Kumpi Wano Lyrics
Kumpi Wano is a captivating Luganda Afro-Beat masterpiece, brought to life by the artistic prowess of Terra Watts. The lyrics of the song are penned by David Terra Wavamunno. Kumpi Wano was released on January 18, 2025. “Kumpi Wano Lyrics” has stayed with many, making it a song people naturally come back to again and again. Below, you’ll find the lyrics for Terra Watts’s “Kumpi Wano”, offering a glimpse into the profound artistry behind the song.
Listen to the complete track on Amazon Music
Choose your script
Read the Song Lyrics
Kumpi wano
Sembela wanno, eyeh me talk
Tubiddemu omukwanno gundi mubire
Bwekaba katabo, we got to rewrite it
I want to say something deep inside
Sembera wano obulamubwesika
My musawo nemedwokwewala
Wajanga kibonwa omu jensula
Sukali bamukola mu maziga go
Enyonyi Ku tale ziyimba linya lyo
Ontudde ku bonwer mbulidwa neotulo
Kyenalabisa emunye kamwa kakoogere
Kumpi wano, sembera wanno, kumpi wano
Tubidemu omukwano gundi mu bire
Bwekaba katabo, we got to rewrite it
Kumpi wano, sembera wano, kumpi wano
Tubidemu omukwano gundi mu bire
Bwekaba katabo, we got to reread it
Baby, nsazewo kuluno nsunye guitar
Buyimba bwomukwano, baby, bunzita
Gwe kimuli kyomuwendo mulisa
Bakubumba mu Golo Nga Feeza Wa Bbula
Ontuuza bukebe ombuziza we nsula
Oli kalasa mayanzi mwanyi zabala
Gwe lukoba kwebapima ensi
Kagoye ga mudalizo baby wumula
Oba nkukweke Mu Bire
Mu kitooke Kya musa
Omulungi owa namadala wulira
Guno mukwano Masaavu (kumpi wano)
Kumpi wano, sembera wanno, kumpi wano
Tubidemu omukwano gundi mu bire
Bwekaba katabo, we got to rewrite it
Kumpi wano, sembera wano, kumpi wano
Tubidemu omukwano gundi mu bire
Bwekaba katabo, we got to reread it
Sukali bamukola mu maziga go
Enyonyi Ku tale ziyimba linya lyo
Ontudde ku bonwer mbulidwa neotulo
Kyenalabisa emunye kamwa kakoogere
Wano, sembera wanno, kumpi wano
Byetwakola luli baby
Eyeh me talk, we got to reread it
